Omukutu ogukwata ku kuggyamu obulungi olubuto
Omulengo gw’emikutu gy’ennimi ez’enjawulo,egitali gya kusasulira, egikola nga toli ku mutimbagano. Abantu abakozesa emikutu gya Hesperian bakulembeza nnyo okukuuma ebyama.
Funa amawulire amatuufu,amajjuvu, era amangu g’okufuna agafa ku kuggyamu olubuto.
Agawandiikiddwa mu lulimi olwangu ate olutasalira muntu musango, omukutu ogukwata ku kuggyamu obulungi olubuto era gusobola okuyamba ku bantu abeetaaga oba abalabirira abakyala ababa bamaze okuggyamu embuto.
Guwanule awatali kugusasulira oba kozesa omukutu gwaffe wano ku mutimbagano gwaffe.
Ennimi z’oyinza okweroboza ku mukutu gw’okuggyamu olubuto obulungi: Afaan Oromoo, Amharic, Olungereza, Olufalansa, Olusipaana, Olufalansa, Igbo, Olunyalwanda, Oluswayiri, Oluganda, Olupotugo, n’oluyoluba.
Kyusa wakati w’ennimi zonna 11 obudde bwonna.
OMUKUTU GUNO TEGUGGYA KU MUNTU YENNA BIMUKWATAKO
Osobola okwetegerereza wano etteeka erifuga enkola y’omukutu gwaffe guno.

Watch the video and download the app!
Kozesa omukutu ku mutimbagano
Kozesa omukutu ku mutimbagano guno mu kompyuta yo awatali kuguwanula
Kozesa omukutu ku mutimbagano guno mu kompyuta yo awatali kuguwanula.
Ebiri mu mukutu gw’okuggyamu olubuto obulungi:
-
Zuula okunnyonnyolwa okujjuvu ku ngeri z’o kuggyamu obulungi olubuto: okuggyamu olubuto n’empeke, okulunuunamu, okugaziya omumwa gwa nnabaana n’okulukuulamu
-
Funa amawulire amatuufu ku ddoozi entuufu n’engeri y’okukozesaamu empeke za misoprostol (ng’otabiseemu oba nga totabiseemu mifepristone)okujjanjaba abaggyeemu embuto mu bbanga erya wiiki ez’enjawulo
-
Manya ky’olina okusuubira ng’oggyamu n’oluvannyuma lw’okuggyamu olubuto, nga mw’otwalidde n’engeri gy’oyinza okukwasaganya obubonero obukubagulizaako bwe buba bulabiseeko
-
Weeteeketeeke era weetegekere okukwasaganya ensonga y’okuggyamu obulungi olubuto n’ebyo bye weetaaga okukola, ofune n’ebiteeso ku ngeri gy’onoolabiriramu omubiri gwo n’engeri gy’owuliramu
-
Zuula“ ku lw’ensi yo”amawulire agayinza okukuyamba okuzuula ebitongole ebiyinza okuyambako okukuyunga ku nkola y’amateeka esaanidde okugoberera
-
Ddamu ebibuuzo era okole ku nsonga ezisinze okweyoleka nga weeyambisa akatundu k’ebibuuzo ebisinze okubuuzibwa
-
Wuliriza amawulire nga weeyambisa akakutu ak’okusoma ng’owulikika bw’oba okozesezza omukutu guno mu Lungereza, Olusipaana Olupotugo oba Olufalansa
Omukutu gw’okuggyamu obulungi olubuto gwakolebwa kukakasa nti ebyama bikuumibwa. Bw’oba owanula omutukutu guno okugweyambisa, Kikwetaagisa MB 40 ate gukola bulungi wadde toli ku mutimbagano wadde nga tolina data. Ku kompyuta yo, erinnya eriri wansi w’omukutu lirabika nga “SA”.
Akatabo akalaga enkozesa y’omukutu gw’okuggyamu obulungi olubuto
Print the guide
Instructions for quick assembly
Click images below to enlarge.